[vc_row][vc_column width=”1/2″][vc_single_image image=”2387″ img_size=”full”][vc_column_text]

Luganda

Kino a basawo kye bayita “virological suppression” Kino mu luganda kyetuyita “okubeera nekipimo kya kawuka nga tekalabwa”

English

Having an undetectable viral load does not mean you are cured of HIV. If you stopped taking treatment, your viral load would increase and once again be detectable

Luganda

Okubeera ne kipimo kya kawuka nga tekalabwa tekitegeeza nti owonye akawuka ka mukenya.Bwolekera awo obujjanjabi bwaako,ekipimo kya kawuka mu mubirigwo kijakweyongera ate era kaddemu okuba nga kalabwa.

English

Having an undetectable viral load does mean that there is not enough HIV in your body fluids to pass HIV on during sex. In other words, you are not infectious.

Luganda

Okuba nga ekipimo kya kawuka nga tekalabwa,kitegeeza temuliimu kamala mu mubiri gwo kusiiga oyo muno gwe wegase naye.Nekitegeeza nti tosobola kusiiga

English

For as long as your viral load stays undetectable, your chance of passing on HIV to a sexual partner is zero. As the campaign slogan puts it, ‘Undetectable equals Untransmittable’ or ‘U=U’

Luganda

Kasita ekipimo kya kawuka kisigala nga tekalabwa,tewabaawo mukisa gwa ku kasiiga mwagalwa wo era awo enjogera wejjira nti “Tekalabwa era Tekasiigibwa” T=T

[/vc_column_text][/vc_column][vc_column width=”1/2″][vc_column_text]

Meaning of

“Undetectable equals Untransmittable”

U=U

A person living with HIV adhering to their antiretroviral therapy has achieved a viral load in their blood that’s so low it can no longer be detected

Indicating that if an HIV-positive person is on HIV meds (antiretroviral therapy, or ART) with a consistently undetectable HIV viral load, the HIV virus cannot be transmitted to a sex partner. As a prevention strategy, this is often referred to as Treatment as Prevention

Enyinyonyola ya

“Tekalabwa era Tekasiigibwa”

T=T

Omuntu alina akawuka kamukenenya era nga agoberera enzijanjaba yaako nga akozesa oba nga amira eddagala lya mukenenya, amaliriza nga akendeza obunji bwaako mumubiri gwe oba ekyipimo kyako mu mubirigwe kyiba wansi nnyo nga tekalabwa era tekasiigibwa oyo gwe wegasse naye nga takayina. Nga entegeka yokuziiyiza,kino tukyogerako oba tukitwala nga enzijanjaba eziiyiza okasaasaanya.

Kino kyitwaale ngakyikulu: Ekyobutakasiiga nobutalabwa tekyitegeeza nti tokalina,jukira bwokozesa enkebera oyo kulaba obusirikale obukalwanyisa oba mwebuli ejakulaga nti “mwekali.

English

Effective HIV treatment reduces the amount of HIV in your body fluids.

Once the amount of HIV in your body fluids is reduced to an ‘undetectable’ level, you cannot pass on HIV during sex. This is what is meant by the slogan ‘Undetectable equals Untransmittable’ (‘U=U’).

Luganda

Obujjanjabi bwakawuka kamukenya bwoba obukozeseza bukendenze ku muwendo gwakawuka ka mukenya mu mubiri gwo.Bwekaba akawuka kamukenya kakendezedwa mu mubiri gwo okutuuka ku mutendera ogwe kipimo nga “Tekalabwa” oba tokyasobola ku kasiiga oyo gwe wegase naye nga temukozeseza bu piira buno bugalimpitawa. Wano era we wava enjogera egamba era Tekasiigibwa nti “Tekalabwa” T=T

English

The amount of HIV in your body fluids is called your viral load. Effective HIV treatment (antiretroviral therapy) suppresses the amount of HIV in your body fluids to the point where standard tests are unable to detect any HIV, or can only find a tiny trace.

Luganda

Omuwendo gwakawuka mu mubirigwo kyetuyita “Ekipimo kyakawuka”Obujjanjabi bwakawuka kamukenya bwoba obukozeseza buwamba oba bukatwalaganya oba bukabuza mumubiri oba tebukakiriza kwongera kumuwendo gwako mu mubiri era eddagala likasinga amanyi nerikasiba nga ebikapima tebikyakalaba oba nga biraba katono nnyo akatasola kusigibwa.

English

Doctors call this ‘virological suppression’ but it is often known as ‘having an undetectable viral load’ or ‘being undetectable’.

Luganda

Kino a basawo kye bayita “virological suppression” Kino mu luganda kyetuyita “okubeera nekipimo kya kawuka nga tekalabwa”

[/vc_column_text][/vc_column][/vc_row]